Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 148 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Palamenti eronze obukiiko 26

July 13, 2016 · Mubiru Ali

Palamenti akawungeezi ka leero eronze obukiiko bwayo 26 wamu ne ba Ssentebe ababukulembera mwebagenda okuyita okukola emirimi gya Palamenti oegyenjawulo, era balonze bwebati :

Omubaka Nsereko Muhammad owa amasekkati ga Kampala ye Ssentebe w’akakiiko akavunaanyizibwa ku Mukisa n’engabanya y’ekyenkayi, Saidah Bumba ย – Sentebe w’akakiiko ka byanfuna, Amos Lugoloobi kakiiko akavunaanyizibwa ku nsaasaanya ya Gavumenti, Kafeero Ssekitooleko – Ssentebe w’akakiiko akavunaanyizibwa ku bya sayansi n’amagezi ag’ekikugu, Micheal Bukenya – kakiiko ka bya bulamu, Judith Nabakooba – Kakiiko ka byakwerinda, Fred Mwesige – Kakiiko akavunaanyizibwa ku nsonga z’obwa Pulezidenti n’obukiiko obulala.