palamenti enatera okuva mu lusirika

Palamenti ebuzaayo ennaku ntono okuva mu luwummula lwa Ssekukulu nga egimu ku mirimu gyesuubirwa okusokerako kwekusalawo ku nsonga z’obukulembeze bw’akakiiko akalondoola ensaasanya y’ebitongole bya Gavumenti aka COSASE.
Sipiika Rebecca Alitwala Kadaga yasaba ssentebe w’akakiiko kano, Abdu Katuntu ayongerweyo obudde akakiiko kasobole okumaliriza omulimu gw’okunoonyereza ku Bbanka enkulu gwe kaatandika omwaka oguwedde naye ab’oludda oluvuganya ne bagamba nti tekisoboka.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Katikkiro akungaanyizza ettofaali lya bukadde 200 okuva e Buddu,