Palamenti ekunyizza aba Minisitule ku bwa Nnanyini bwa Amber House

Pinterest LinkedIn Tumblr +
ANI NANNYINI KIZIMBE KYA AMBER HOUSE: https://youtu.be/D0bguj4Vo_k
Palamenti olunaku olwaleero etadde kunninga Minisitule y’ebyobugagga eby’omuttaka okuvaayo bukubirire ennyonnyole ku bwannanyini bw’ekizimbe kya Amber House mu Kampala nga kuno kwekuli offiisi za Minisitule eno nga entabwe evudde kubutakwatagana mu miwendo gy’ensimbi ezisolozebwa okuva mubupangisa ku kizimbe kino.
Share.

Leave A Reply