Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 353 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Palamenti ekungubagidde abajaasi abaafiiridde e Somalia.

September 4, 2015 · Mubiru Ali

Palamenti ya Uganda ekungubagidde abajaasi abaafiiridde e Somalia mu kukuuma eddembe, baafiridde mu bulumbaganyi obwakolebwa abajambula ba Al – Shabab obwakolebwa ku nkambi y’amawanga amagatte.

Abajaasi ba Uganda abaalugulamu obulamu bawerera ddala 12 naye nga emirambo 10 gyegyakomezeddwawo okwaboobwe okuziikibwa.