PALAMENTI EKAKASIZZA HON. ALUPO NGA VICE PRESIDENT

Pinterest LinkedIn Tumblr +
 
Palamenti eyisizza ekiteeso kyokulondebwa kwa Rtd. Maj. Hon. Jessica Alupo ng’omumyuuka wa Pulezdenti wa Yuganda era nga alangiriddwa omumyuuka wa Sipiika Anita A. Among. Mukwogera kwe Hon. Alupo yeebazizza Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wamu n’ekibiina kya National Resistance Movement – NRM olwokumulonda nga Vice President wamu ne Palamenti olwokumuyisa. #PlenaryUg
Share.

Leave A Reply