Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 319 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Palamenti egobye okusaba kwa Gavumenti kukwongezaayo emyaka kubuyambi bwabakadde

May 27, 2017 · Mubiru Ali

Palamenti egobye okusaba kwa Gavumenti ku myaka omuntu kwafunira obuyambi bw’abantu abakuze mu myaka okuva ku 65 okutuuka ku 85.

Minisita omubeezi ow’ekikula ky’abantu Peace Mutuuzo yali yategeeza palamenti nti kabineeti yali yasalawo nti basooke bayimirizeemu ekyokusaasanya obuyambi buno mu disitulikiti endala mu mwaka gw’ebyensimbi 2017/2018 okusobola okumaliriza okusasula obuwumbi obusatu eri abo abawandiisibwa.

Wabula ababaka ba palamenti bakigobye nebasaba gavumenti etuukirize obweyamo bwayo era enoonye obuwumbi 149 esasule