Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 221 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Paapa asiibudde bannayuganda .

November 29, 2015 · Mubiru Ali

Omutukuvu Paapa Francis enkya ya leero asiibudde bannayuganda abakedde okubembekera ku makubo okumusiibula ku bugenyi obw’ennaku 2 z’amaze mu Yuganda  . Oluguudo lw’ e Ntebe lubooze abantu , Essanyi libabugaanye abantu ababadde ku kisaawe e Ntebe nga Paapa asiibula

Paapa mu kusiibula awerekeddwako Pulezidenti Museveni wamu ne Janet Museveni . Kati Paapa Francis ayolekedde Central African Republic .