Oyagala kwogerwako nabo abatakuwa budde (Gen. Muhoozi) – Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye avuddeyo nayanukula Gen. Muhoozi Kainerugaba ku byawandiise ku ye ne Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Ekigendererwa kyo nomuto akiraba: kufuna mukisa kwogerwako abo abatakuwa budde; kwefuula kyotali nakuleetala bantu kwerowoleza bitali birungi.
Ekikulu mu byonna tuli kimu okukomya obufuzi obwemmundu budde mu Mukono gyabantu! Twagala nkyuukakyuuka si nsikirano!”
Share.

Leave A Reply