Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 105 listening Simba FM Live

Ow’emykaka 27 yetuze e Buyende

August 1, 2018 · Mubiru Ali

Salim Richard 27, nga mutuuze we Ilundu mu district y’e Buyende asangiddwa abaana ababadde bakedde okugenda ku somero nga alengejera ku muti. kigambibwa nti ono yandiba nga yetuze ekiro mu nkuba eyasuze efuddemba.

Ye Taata wa Salim ategerekeseeko erya David agamba nti kyandiba nga ono okwetuga kyavudde ku nkaayana z’abadde alina ne baganda be.