Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 238 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Ow’emyaka 40 yeetuze lwa mabanja – Kamuli.

June 13, 2016 · Mubiru Ali

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Mbulamuti mu Disitulikiti ye Kamuli bwebasanze mutuuze munnaabwe Apollo Sakya myaka 40 nga alengejjera ku muti oluvannyuma  lw’okweyimbamu  ogwa kabugu.

Abeelabiddeko n’agaabwe bagamba nti basanze akabaluwa wansi w’omuti weyeetugidde nga kalaga the nti Sakya yeetuze lwa mabanja kumutuuka mu bulago.

Police ye Kamuli ezze bukubirire era nekkiriza abatuuze okuziika omulambo nga bwekola okunoonyereza.