Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 136 listening Simba FM Live

Ow’emyaka 40 Afiiridde mu mpaka za Waragi – Kamuli

August 4, 2016 · Mubiru Ali

Musajja mukulu  myaka 40 mu Disitulikiti y’e Kamuli awakanidde okunywa obuveera bwa Waragi makumi ana , afudde yaakanywako kkumi  .  Obuveera buno bwakazibwako lya Malaaya .

Isabirye Moses nga abadde mutuuze ku kyalo Busura abadde ekiri mu Kamuli abadde mu mpaka za Waragi  ne banne nga basimbyewo ssente nga agamba nti ye obuveera makumi ana tabulabamu kantu era olunyweddeko kkumi n’ataawa era babadde bamuddusa mu ddwaliro e Mulago n’akutuka .

Police e Kamuli erabudde abantu ku bikolwa ebifaananako bwebiti era n’ekkiriza bannannyini bategeke okuziika .