Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 660 listening Simba FM Live

Ow’emyaka 20 yeekumyeko Petulooli e Masaka

May 18, 2016 · Mubiru Ali

Jesca Tuhikanga myaka 20 yeekumyeko Petuloori mu nnyumba ye naafa.ย 

Bino bibadde ku kyalo ekimu mu Ggombolola ye Katwebutego mu Municipali ye Masaka enkya ya leero ku ssaawa nnya.

Jesca atumye mukwano amafuta naagaaba ye bwatyo naageenonera era neyeesibira mu Nnyumba ye mwebabadde basula ababiri neyeekumako omuliro.

Abatuuze bagenze okulaba nga ennyumba etuntumuka omuliro, era Police egenze okutuuka nga Jesca ze mbuyaga ezikaza engoye.

Ayogerera Police mu bitundu bya Masaka Afande Ibin Ssenkumbi akakasizza bino, omulambo guggyifddwawo negutwalibwa mu ggwanika ly’eddwaliro ekkulu e Masaka nga Police bwekola okukunoonyereza.