Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 181 listening Simba FM Live

Ow’emyaka 14 akubye muka kitaawe akakumbi ku mutwe n’amutta.

August 31, 2015 · Mubiru Ali

Police mu Disitulikiti ye Kaberamaido ogombyemu obwala  omwana omulenzi ow’emyaka 14 akubye muka kitaawe akakumbi mutwe n’amutta.

Wabula omwana ono oluvannyuma lw’okutta nnyina, omulambo yagusise n’agutwala mu nju nga ayagala agikube egwe abuzeebuze nti nnyumba y’emikubye.

Era Oluvannyuma lw’okumugwamu, yadduse ne yeekweka ewa Kojja we Police gyeyamuggye naatwalibwa ovunaanibwe ogwobutemu.