Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 207 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Ow’emyaka 11 awanuse ku muti gwa ffene n’agwa n’afiirawo.

January 26, 2016 · Mubiru Ali

Ekitalo kibuutikidde abatuuze ku kyalo Bulelya mu gombolola ye Kibika mu disitulikiti ye Kibuku omwana myaka 11 bw’awanuse ku muti gwa ffene n’agwa n’akalirawo.

Kati Omugenzi abadde amanyidwa nga Kantono Gladys abadde miyizi mu ssomero lya Kaddolina Primary School, abadde abeera ne Jajjawe Abigail Ndawula agamba nti omuzzukulu bw’agudde asooseewo mutwe.

Ye Ssentebe w’ekyalo kino Watye Abdul Twahid akasizza bino era ne police eyitiddwa bukubirire.

Lino litusakiddwa Waki Moses e Kibuku.