Owebyobulamu asobola okuyingira ewuwo okunoonyayo omulwadde wa COVID-19

Mu biragiro ebyayisiddwa Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero mulimu; “Ow’ebyobulamu yenna, oba omuntu yenna nga akolera ku biragiro ebiwandiike okuva ow’ebyobulamu ayinza okuyingira awantu wonna okunooyayo omuntu alina ekirwadde kya ssenyiga lumiimamawuggwe owa #COVID19, oba okubuuza oba okunoonyereza okuzuula oba nga awantu awo wabaddewo omulwadde yenna owa COVID-19.” #COVID19 #StaySafeUG

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply