Breaking
News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 273 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ow’e13 akubiddwa amasannyalaze n’akalirawo – Mitala Maria

January 6, 2017 · Mubiru Ali

Omwana wa myaka 13 afiiriddewo mbulaga oluvannyuma lw’okukubwa amasannyalaze ku ssomero lya Mitala Maria Seminary e Buwama.

Noah Sserunjogi nga mwogezi wa Police eyo atutegeezeza nti omwana ye Ssevume Isaac abadde yagenze kuwummula mu bantu be wabula abadde agezaako kussaako ebbinika mu musannyalaze naye nga waliwo waya eziri wabweru ezibadde amasannyalaze n’azikwatako  negamukuba n’akalirawo.

Omulambo gutwaliddwa mu ddwaliro e Mulago gyegunaava bannyinigwo bagutwale okuguziika. Wabula Sserunjogi agamba nti Abasisita  abaddukanya essomero lino  bayitiddwa ku police bannyonnyole ku kibaddewo.