Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 256 listening Simba FM Live

Owe 60 yeeyimbyemu ogwa kabugu .

April 12, 2016 · Mubiru Ali

Namukadde ow’emyaka 60  ategeerekeseeko erya Byarugaba asangiddwa nga alengejjera ku muti waggulu era nga z’embuyaga ezikaza engoye .

Ekikangabwa kino kigudde ku kyalo Bududu – Nawanyagi mu Disitulikitiye Kamuli . Kitegeerekeseeko nti omusajja ono yasenga ku kyalo kino emyaka 20 emabega ng’abadde yafuna Namwandu gw’abadde naye nga mukyalawe .

Police ezze bukubirire n’etwala omulabo mu ddwaliro okugwekebejja nga bwenoonyereza ekiviiriddeko omukadde ono okwejja mu budde  .