owa updf eyatta omuntu asimbiddwa mu kkooti

Cp. Thomas Bingi nnamba RAL 174500 eyasindirira amasasi mu batuuze b’e Kitungwa e Gombe yasimbiddwa mu kkooti y’amaggye eyabadde ekubirizibwa Col. Edson Muhanguzi nga eno etudde ku kyalo Gombe kweyattira omuntu.
Bingi nga mujjaazi mu nkambi y’e Bombo avunaaniddwa emisango ebiri okuli ogw’okutta Geoffery Kirumira n’okukozesa emmundu n’anyaga ssente ezisoba 350,000/= okuva ku Jafaali Hamuza omutuuze we Bombo.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Kitalo! Omu afiiridde mu kabenje e Rukiga