Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 755 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Owa Umeme amasannyalaze gamusse

April 18, 2017 · Mubiru Ali

Omusajja abadde akoka ogw’okutereeza amasannyalaze ku yaafeesi y’amasannyalaze e Mityana , amasannyalaze gamujje mu budde bwabadde aliko amasannyalaze g’omu ku bakasitoma g’abadde atereeza .

Enjega eno egudde Namukozi ekiri mu Munisipaali y’e Mityana, omusajja atannategeerekeka mannya naye nga Ali wakati w’emyaka 25 ku 30 yaalinnye omuti waggulu okugatta waya amasannyalaze negamwesammula mu mikwano gyago era kati z’embuyaga ezikaza engoye .

Aduumira Police y’e Mityana Afande Emmanuel Mafundo agamba nti omusajja ono kyeyakoze kikyamu nga yeetumiiikirizza kubanga ne yefeesi za Umeme zibadde nzigale olw’okuba mu nnaku enkulu.