Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 164 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Owa takisi akoonye owa boda kagaali n’akalirawo – Kyebando

December 15, 2016 · Mubiru Ali

Ekitalo kikedde okugwa ku  ttaawo ly’e Kyebando mu Kampala enkya ya leero owa Takisi bw’atomedde owa Boda kagaali n’akalirawo ate owa Takisi n’ayotta. 

Abababaddewo ng’enjega eno egwa bagamba nti owa Boda kagaali amanyiddwa nga Mulokole asaze ekkubo lumu nga tasoose kwetegereza era Takisi nnmaba UAX 616Q  ebadde ewenyuka obuweewo n’emusaabala era kati zembuyaga ezikaza engoye .

Owa Boda akagaali kati omugenzi kigambibwa nti era abadde mutunzi wa butunda ku kagaali ke kano  nga wetukoledde eggulire lino, omulambo gubadde tegunnaggyibwawo so nga ate entambula y’ebidduka mu kifo kino esannyaladde okumala akabanga.

Lino litusakiddwa Josua Mutale.