Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 32 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Owa Starlet atomedde ekipande kya Shell Munyonyo

January 8, 2022 · Mubiru Ali

Mu kiro ekikeesezza olwaleero omugoba w’emotoka ekika kya Starlet nnamba UBF 331Q emuremeredde natomera ekipande kya Shell Munyonyo. Bini byonna bibaddewo ku ssaawa nga mwenda ezookumakya. Kigambibwa nti Ddereeva ono abadde atamidde olw’amaccupa g’omwenge agasangiddwa mu motoka.