Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 911 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Owa Spacio atomedde owa Booda booda namumenya okugulu

July 2, 2025 · Mubiru Ali
Motoka ekika kya Toyota Spacio nnamba UBB232Z ngebadde eva mu bitundu by’e Ntinda eremeredde omugoba waayo netomera owa booda booda abadde ku mabbali g’oluguudo nemumenya okugulu okukakana ngetomedde olukomera lya Leediyo Simba wano e Bukoto.
Omugoba wa booda booda addusiddwa mu ddwaliro wabula ngali mu mbeera mbi ddala.
Bya Martin Amayiko
#ffemmwemmweffe