Owa Saracen akubiddwa amasasi

Poliisi mu tundutundu lya Ssezibwa eri mu kunoonya abazigu abalumbye Omusirikale wa kkampuni y’obwanannyini eya Saracen Security Group nga y’abadde avunaanyizibwa ku tterekero ly’emmundu ku ttabi ly’e Mukono/

Omulambo gwa Munga Alex gwasangiddwa nga gusuuliddwa ku kyalo Ndeeba e Kayunga ku luguudo oluva e Bukolooto okudda e Jinja. Kigambibwa nti abazigu bakuliise ne Pistol gy’abadde akozesa.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
poliisi esse babiri e kyambogo ababadde baagala okubba