Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 345 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Owa S.5 bamufezeeko ffiizi 400.000 – Mityana

September 15, 2017 · Mubiru Ali

Wabaddewo akasattiro mu kibuga Mityana nga abatuuze bataasa omwana w’essomero abadde yeesuula mu mmotoka oluvannyuma lw’abafere okumunyagako emitwalo gya Yuganda 400.000 ezibadde ez’ebisale by’essomero. (School fees).

Joseph Balikuddembe omusasi waffe obuuyi obwo atutegeezezza nti omuyizi ono asoma ekibiina ssiniya eyookutaano, aguddemu akazoole oluvannyuma lw’okukizuula nti abafere – Omukazi n’omusajja bamutimbye bbula nga bamusuubizza okumuguza ebitabo ne ssukaali ku ssente entono nebabulawo !!