Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 1,669 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Owa S. 4 yewadde obutwa lwakusanga mwagalwa we n’omusajja omulala.

January 4, 2016 · Mubiru Ali

Omuvubuka Waiswa John myaka 18 abadde mu luwummula lwa s. 4 yewadde emmimbiri n’afa lwakusanga omuwala gw’ayagala n’omusajja omulala nga basinda  omukwano.

Bino bibadde mu tawuni kanso ye Bugembe mu disitulikiti ye Jinja nga omuvubuka abadde yatuulira s. 4 mu ssomero lya Wairaka sec. School, omulambo police egusanze mu luguudo, era n’ekkiriza ba nannyini okuguziika.