Omusirikale wa Uganda Police Force Police constable Adia Alex, nga mu kitongole kya CT tactical mu nkambi ye Naguru mu kiro ekikeesezza olwaleero akubye eyali mukyala we amasasi agamutiddewo bwamusanze n’omwagalwa we omuggya gwabadde yakafuna.
Amasasi gano era gakwatiddemu omusirikale omulala abadde yebase mu nnyumba ye negamuttirawo.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.