Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing Simba FM Live

Owa Poliisi awangudde omusipi gwa Kick boxing

July 8, 2018 · Mubiru Ali

Special Police Constable (SPC) Ronald Odoch yawangudde omusipi ggwa World Heavy Kick Boxing Championship gwe yawangudde okuva mu World Kickboxing Federation International Champion Title bout mu Dunaújváros, e Hungary.

Nga ayogerako ne bannamawulire ku National Council of Sports e Lugogo, Uganda Police Director avunaanyizibwa ku Special Duties, AIGP Andrew Sorowen yasiimye Odoch olw’obuwanguzi bweyatuuseeko nti sibubwe yekka wabula ne Poliisi wamu n’eggwanga lyonna okutwalira awamu.