Owa Poliisi atomeddwa motoka nafiirawo

Poliisi mu Kampala eri ku muyiggo ggwa ddereeva atanategerekeka eyatomedde omusirikale waayo nga yabadde adduumira Poliisi Post ye Kyebando ASP Francis Kato. Omugenzi kigambibwa yabadde ava ku Kira Road Police Station nga addayo e Kyebando ku Police post wakolera.

Adduumira Poliisi ya  Kira Road Division Mr Michael Kasigyire, agamba nti bali ku muyiggo ggwa ddereeva ne motoka eyatomedde omusirikale ono atwalibwe mumbuga z’amateeka avuunanibwe.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Owa NRM awuuse akalulu k’ e Kagoma