Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing Simba FM Live

Owa Poliisi asobezza ku mwana nadduka

August 8, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi e Luweero eri ku muyiggo gw’omusajja waayo Charles Mpiima abadde akolera ku Police Post ye Nnyimbwa lwakusobya ku mwana ow’emyaka 13 gyokka.

Kigambibwa nti Omawana ono amannya galekeddwa yabadde aleteddwa bazadde be ku Poliisi lwabutawulira bazadde be era nga baagala Poliisi emukangavule.

Kigambibwa nti Mpiima yadduse era nga Poliisi eri ku muyiggo okulaba nti avunaanibwa omusango gw’okusobya ku bujje.