Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,075 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Owa NUP awangudde obwa Guild President bwa Kyambogo

March 12, 2021 · Mubiru Ali
YOGAYOGA MBAZIIRA JOHN;
Munnakibiina kya National Unity Platform- NUP Mbaziira John yeyalangiriddwa nga omuwanguzi ku kifo ky’obwa Guild President owa Kyambogo University.
Ono akafaananyi ke tekalabikidde ku kakonge olwokuba yagaana okwekubye ekifaananyi nga tayambadde nkofiira myuufu. Ono yalondeddwa ali mu kadduukulu ka Poliisi oluvannyuma lwokukwatibwa olunaku lweggulo.