Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 95 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Owa NRM omulala avudde mu Kamyufu.

September 22, 2015 · Mubiru Ali

Enkaayana mu kibiina kya NRM e Kayunga zongera kulanda nga e yeesimbyewo omulala avudde lwokaano lwa Kamyufu ka NRM olwokugugulana okuliwo.
Moses Ndugga y’avuddeko mu Kamyufu ka NRM nga abadde avuganya Eng. Stephen Dagada n’abalala musanvu ku bwa Ssentebe wa NRM mu Kayunga.
Ndugga agamba nti tayinza kwetaba mu kalulu kajjudde mivuyo.
Awadde ekyokulabirako kya Minisita Nantaba eyawanguddwa Kalangwa era Nantaba n’alangirira okuggya ku bwa Namunigina era nga ne Ndugga bw’alangiridde okukola.