Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Muhanga ayagala baggyewo ettaka lya Mayiro mu Buganda nga awalala balirina? News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 431 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Owa NRM awangudde essaza lya Ruhaama

January 12, 2018 · Mubiru Ali

Moses Kahima Mugabe owa NRM  y'awamgudde akalulu k'okujjuza ekifo ky'omubaka mu Palamenti ow'essaza ly'e Ruhaama era nga awangudde abantu basatu ababadde beesimbyewo ku bwa namunigina. 

okisinziira ku bivudde mu kalulu ebirangiriddwa akulira eby'okulonda mu Disitulikiti y'e Ntungamo, Robert Beine , Mugabe afunye obululu emitwalo esatu mu lukumi mu kikumi mu bbiri ng'addiriddwa Jackson Mubangizi  Kabikire, Peninah Beinomugisha ne Vastine Orishaba 

Kinajjukirwa nti ekifo kino kyalimu William Beijukye Zinkuratire eyafa gyebuvuddeko