Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 525 listening Simba FM Live

Owa ISO asindikiddwa e Kitalya lwa sticker

April 23, 2020 · Mubiru Ali

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Ow’eddaala erisooka Dorothy Barigye yasindise omukozi w’ekitongole ekikketera mu nda mu Ggwanga ekya ISO Stephen Ariongo Osikol, wamu ne Bannansi ba Pakistan 4 ku alimanda mu kkomera e Kitalya. Omusirikale wa ISO avunaanibwa kuwa Bannasi ba Pakistan sitiika okuvuga emotoka mu kaseera kano aka ‘lockdown’.