Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 374 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

owa buganda land board e nansana awaddeyo offiisi

January 15, 2019 · Mubiru Ali

Abadde Maneja w’ettabi lya Buganda Land Board ery’e Nansana, Baker Ssejjengo awaddeyo ofiisi abawereza ba Kabaka nebategeeza nti mu nnono ya Buganda temuli kulemera mu ofiisi kuba ekiseera kyonna Kabaka asiima n’akola enkyukakyuka. Wilber Nsubuga yeyamuddidde mu bigere era Kaggo Patrick Mugumbule yeyabadde omugenyi omukulu n’akubiriza Bannayuganda okufuna ebiwandiiko ku ttaka lyabwe kikendeeze ku kisengula bantu ekisusse mu ggwanga. Ssejjengo kati yakuziddwa nga yalondoola amatabi gonna ag’ekitongole kino