Owa booda booda agambibwa okusobya ku bakazi 7 akwatiddwa

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi e Mukono bwekutte omuvuzi wa Booda booda ategeerekeseeko nga ye Asumani Owere 30, omutuuze w’e Kitega mu Kawolo Sub-County mu Disitulikiti y’e Buikwe nga kigambibwa nti ono abadde asobya kubasaabaze abakazi nga abatiisatiisa nakambe.
Kigambibwa nti Owere bwamala okusobya ku bakyala bano nga ababbako ebyabwe. Abakazi 7 bebakavaayo nebawaaba emisango ku Poliisi nga bonna bagamba nti Owere yeyabasobyako. Abatuuze bebakutte Owere bweyabadde agezaako okusobya ku mukazi mu nsiko ku kyalo Nakapinyi mu Nama Sub County mu Disitulikiti y’e Mukono.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati 
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa
...

3 0 instagram icon
Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama.

Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama. ...

64 4 instagram icon
Olwaleero mazaalibwa ga Ssenjovu Ivan aka Kasagazi Tumbeetu. Tukwagaliza olunaku lw'amazaalibwa olulungi.

Olwaleero mazaalibwa ga Ssenjovu Ivan aka Kasagazi Tumbeetu. Tukwagaliza olunaku lw`amazaalibwa olulungi. ...

8 0 instagram icon