Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 370 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

owa bbaasi ya yy eva e Mbale atisse kabindo

January 31, 2019 · Mubiru Ali

Abasaabaze mu bbaasi kkampuni ya YY nnamba UAX 276H, eva e Mbale okudda e Kampala basobeddwa olwa ddereeva abatisse akabindo nga kumpi ku buli siteegi ayimirira n’atikkawo abasaabaze wadde nga bbaasi ejjudde! Abamu abapanze mu lukuubo okukira emigugu omuli n’abaana abato.
N’abaserikale ba tulafiki abassibwa ku nguudo okulambula entambula y’ebidduka naddala bbaasi beesuuliddeyo gwa nnaggamba so nga okutikka akabindo kimenya amateeka ga tulafiki.
Omu ku basaabaze abeeraliikiridde embeera eno y’atuweereza ebifaananyi bino.