Oulanyah yazuulibwa ngalina Kkookolo – ED Uganda Cancer Institute

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Executive Director wa Uganda Cancer Institute, Dr Jackson Orem; “Rt. Hon. Jacob Oulanyah yakeberebwa nazuulibwa nti alina kkookolo mu 2019. Nze kennyini nasaba atwalibwe mu Ddwaliro erisangibwa mu Seattle mu America. Tetwafuna bujanjabi bwetwasuubira nti agenda kufuna, era singa obudde bwali ku ludda lwaffe osanga ebyadivuddeyo olw’obulwadde buno byandibadde birala nnyo. Ekyaviiriddeko Jacob okufa kyekyo kyetugambye era kituufu tewaliwo nsonga ndala yonna gyemulina kulowozaako. #RIPOulanyah
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro