Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,241 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Oulanya nate ku bumyuka bwa Sipiika

May 19, 2016 · Mubiru Ali

Ettunka lya leero ababaka ba Palamenti eyekkumi balonze Jacob Oulanya ku bumyuka bwa Omukubiriza wa Palamenti. Oulanya abadde attunka ne Muhammad Nsereko.

Oulanya afunye obululu 300 ate Nsereko Muhammad 115 wabula akamu kafudde. Okulonda kikubiriziddwa Sipiika Rebecca Alitwala Kadaga era oluvannyuma lw’okulangirira Oulanya alayiziddwa.

Pulezidenti Museveni ayogeddeko eri Palamenti ey’omulundi ogw’ekkumi omulundi gwe ogusoose.