Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 211 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

opondo asibye muganda we lwa people power

January 3, 2019 · Mubiru Ali

Aboluganda lw’omwogezi wa Gavumenti Ofwono Opondo bakedde kweyiwa ku Poliisi e Kabalagala nga baagala eyimbule muganda waabwe, Dem Gaster Opondo, gwe balumiriza okwatibwa nga 27 omwezi oguwedde ku biragiro by’a mukulu we, era omwogezi wa Gavumenti.
Baganda ba Dem Opondo ekyakwasa muganda waabwe, kwali kwewaggula okuva mu NRM n’awagira ekisinde kya People Power ekikulemberwa omubaka wa Kyaddondo East.