Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 429 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Oooo…..kiikyo kiikyo! Ngokyebuuza nti ekyo kiki? Takula omutwe oyanukule kino

July 27, 2026 · Radio Simba

🚨 Oooo…..kiikyo kiikyo! Ng’okyebuuza nti ekyo kiki? Takula omutwe oyanukule kino:

Ennyumba eyo erimu ebisenge bisatu:

Ekisooka kirimu ebikutiya by’ensimbi biyitirivu nnyo.

Ekyokubiri kirimu empapula nnyingi nnyo zijudde omwo.

Ekyokusatu kirimu ebintu bya bakazi bye bakozesa okwewunda nga bikubyeko nnyo biri omwo.

Obuzibu buzze, ebisenge ebyo byonna bikutte omuliro ogw’amaanyi.

Olowooza Abapoliisi abazze banaasooka kuzikiza kisenge ki?

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News