ONYANGO ASISINKANYE PULEZIDENTI MUSEVENI

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abadde omuduumizi wa Ttiimu y’Eggwanga eya Uganda Cranes omukwasibwa ggoolo Denis Masinde Onyango nga awerekerwako Maama we Musoke Olivia Onyango olunaku lw’eggulo yagenze mu State House Entebe.
Ono yayitiddwa omukulembeze w’Eggwanga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne Mukyala we Janet Kataaha Museveni okumusiima olwebyo byakoledde Eggwanga.
Ono yaweereddwa ekirabo kya motoka ekika kya Pajero empya.

Share.

Leave A Reply