Breaking
News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu News: Awali Omukka-Ssewandagi-Muhanga ayagala baggyewo ettaka lya Mayiro mu Buganda nga awalala balirina?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 403 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Omwoki w’ebyuma e Lugazi attiddwa mu ntiisa

January 24, 2018 · Mubiru Ali

Police e Lugazi eri ku muyiggo gwa bantu abatannategeerekeka abakkidde omwoki w'ebyuma mu kibuga Lugazi nebamutta n'omulambo gwe nebagusuula mu ssamba y'amajaani e Kasaku. 

Geofrey Ssali ow'emyaka 35 nga kati z'embuyaga ezikaza engoye aliko abantu abaamukubidde essimu nga beefudde ba Kkasitoma abaagala okubakolera enzigi awamu n'okubalongooseza ennyumba kumbe bagenda kumusaanaanyaawo.

Ayogerera Police mu bitundu bya Ssezzibwa,  Hellen Butooto akakasizza ettemu lino. Kitalo !