Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 279 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Omwogwezi wEkitongole ekitwala Ekibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority

May 8, 2026 · Radio Simba

⚽ Omwogwezi w’Ekitongole ekitwala Ekibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA avuddeyo ku mukutu gwa X nategeeza nti oluvannyuma lw’enkuba eyatonnye olunaku lweggulo amazzi neganjaala mu bifo ebimu nti wabula oluvannyuma lwokugoggola emyala n’ebifo mwegalina okuyita, amazzi gano gaweddewo mu bwangu ddala.
Ono era ayongerako nti waliwo ebifaananyi bya AI ebyabadde bisaasanyizibwa okuwubisa abantu wamu nokusajjula embeera. Ono akubirizza abantu okwewala okusaasanya amawulire agatali matuufu nti era bafube nnyo okweyambisa emikutu gy’ekitongole emitongole okufuna amawulire amatuufu.
KCCA akubiriza bannanyini bizimbe okufuba okussaawo enkola ennungamo ezokukungaanyamu kasasiro bewale okusuula mu bifo ebirina okuyitamu amazzi kuba bizibikira ebifo bino ekiviira amazzi okwanjaala.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News