🚨 Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nga bwebakutte abantu 20 nga kigambibwa nti balumbye Omubaka wa Kibuku Herbert Kinobere mu kuziika eyali Omubaka wa Busiro South Charles Matovu Munnakibiina ki National Unity Platform.
Bya Kamali James
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

