Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 354 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala nemiriraano…

February 21, 2026 · Radio Simba

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala n’emiriraano Racheal Kawala avuddeyo nategeeza nga bwebakutte Musaasizi Herbert 41, nga kigambibwa nti alina omukono mukuttibwa kwa Bukenya Martin 18, okwaliwo nga 14/02/2026 ku ssaawa nga bbiri ezekiro mu Mabanda Cell, Gombe Division, mu Disitulikiti y’e Wakiso.
Musaasizi abebyokwerinda bamukwatidde Gulu.
Bukenya nga yali muyizi ku Hillside Secondary School Matugga era omutuuze w’e Kirinyabigo, Kawanda, Nabweru Division, mu Disitulikiti y’e Wakiso kigambibwa nti yakubwa Musaasizi eyamusanga mu maka ge ne muwala we ow’emyaka 14.
#ffemmwemmweffe

Radio Simba News