Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 779 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Omwana ne nnyina bakubiddwa laddu, bafu – Kanungu

April 4, 2018 · Mubiru Ali

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze mu ggombolola y’e Kayonza mu Disitulikiti y’e Kanungu omukyala wamu n’omwana we bwebakubiddwa laddu n’ebattirawo 

Ababiri bano kati abatakyateganya bafumbi be; Peninah Katushabe ne muwalawe Racheal Turyakira ow’emyaka 15 nga ono abadde muyizi ku ttendekero lya Kihihi Vocational Centre erisangibwa mu kabuga k’e Kihihi .

Omu ku b’oluganda lwa Katushabe agamba nti Katushabe laddu emukubidde mu nnyumba ate Turyakira eyabadde akomyewo awaka okulya Easter emukubidde bweru ng’alongoosa ssapatu .