Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 333 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Omwana ne nnyina abeeyita abasawo b’ekinnansi bagombeddwamu obwala – Luweero

June 18, 2017 · Mubiru Ali

Police y’e Luweero eriko omusajja gwegombyemu obwala ne nnyina nga bano kigambibwa nti babadde beeyita abasawo ab’ekinnansi nga muno mwebayita okukkira abantu nebabawaayo nga ssaddaaka.ย 

Abaakwatiddwa ye Mayanja ow’emyaka 30 ne nnyina Margret nga bano ba ku kyalo Makonkonyiga ekisangibwa mu ggombolola y’e Kamira mu Disitulikiti y’e Luweero.