Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 430 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Omwana wa myezi 9 afiiridde mu kaduukulu ka Police

April 23, 2018 · Mubiru Ali

Omwana wa myezi mwenda afiiridde mu kaduukulu ka Police e Bugema nnyina gyeyasibwa ku nkomerero ya ssabbiiti ewedde oluvannyuma lw’okugombebwamu obwala nga yakwatibwa olw’okuba nti yasaalimbira mu kifo ky’atateekeddwa kubaamu.

Omwana afudde ategeerekeseeko lya Rahma nga mwana wa Sarah Nantume eyakwatibwa olw’okusaalimbira mu nnimiro ya mulirwana we Maama Jamal esangibwa e Busiik.

Ab’erabiddeko n’agaabwe bagamba nti omukyala ono Nantume Sarah yayaayaanye ng’agamba nti omwana we mulwadde nga yeetaaga okutwala m ddwaliro, wabula n’agaanibwa okuteebwa ku kakalu ka Police era n’atwalibwa mu kaduukulu k’e Bugema wabula bugenze okukya leero nga omwana z’embuyaga ezikaza engoye.ย  Ye akulira Police y’e Bugema avuze maama n’omulambo gwe n’abazzaayo ku Police y’e Busiika