Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 438 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Omwana afiiridde mu mugga nga ataasa nnyina – Mbale

February 5, 2018 · Mubiru Ali

Omwana omuwala wa myaka 16 agudde mu mugga Namatala okuliraana ekibuga Mbale n'afiiramu bw'abadde ataasa nnyina amazzi gwegabadde gatwala .

Ekikangabwa kino kugudde ku kyalo Bunyolo ekisangibwa mu ggombolola y'e Kamonkooli mu Disitulikiti y'e Budaka . Kitalo !!

Abeerabiddeko n'agaabwe bagamba nti omwana ono kati omugenzi abadde agenze ne nnyina ku mugga okwoza engoye wabula nnyina bw'agenze okusena amazzi n'alinnya awali amazzi amangi era omwana bw'adduse okutaasa nnyina ate ye n'abbira era naafiirawo kyokka ate abadduukirize nebawonya nnyina . Kitalo !!