Omwana adduse kubamuwambye

Poliisi ye Luweero erina omwana ow’emyaka 13 agamba nti yali awambiddwa wabula neyesimattula nadduka.
Ono agamba nti bazadde beba Ochama Kisa ne Sida Annet nga babeera Kirinnya Namboole. Poliisi esaba oyo yenna ayinza okuba nga amanyi abazadde b’omwana ono okubategeeza nti yazuuliddwa ali ku Poliisi ye Luweero.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
abalamuzi abali mu gw’e lusanja bakuvunaanibwa